TewekubagizaIcjh yvs
TEWEKUBAGIZZA[kyusa | edit source]
O'woluganda kwebaza gyona gy'okola wabula njaga okukutegeeza gwe eyekubagiza olw'embera eyo gyoyitamu wabula nsaba okukutegeza nti eyo embeera osobola okugivamu mu ngeri zino wamanga; Eri eyo eyafilwako taata / maama, engandazo kale nadala nga tolina muntu wo yena nkugamba nti oli muwanguzi kubanga okyali mulamu. Munange nsaba okukugamba nti Katonda ali naawe wabula olina okumanya bino okusobola okubaawo ate nga oli bulungi.
Edda nga nkyali mutto nalina okusomozebwa nga abange baweddewo naye omusajja omu yangamba nti "Peter oli mwana mulungi naye bwaligoberera bino oliba bulungi munsi ekisooka okukuuma nga amazima, empisa, okwewala bi group ebiibi, okwagala nga abantu abalal okusingira dala abakadde awamu n'abaana abato nadala abo abali mubwetaavu awo ensi erikwagala ate nawe n'ekunyumira" ebigambo ebyo sasooka kubitegera naye kumbe omukulu oyo yali bambi naye nga alinga nze naye Katonda amuwe ekiwumulo ekyemiembe.
Nkwagaliza okusoma obulungi
nsigadde ndi
Peter